2,005 Views • 11/21/25 • News & Politics
ROBERT KYAGULANYI: Arua amuyingiridde mu masasi na ttiyagaasi
178
0
Robert Kyagulanyi owa NUP olwaleero kata lumukaluubirire okuyingira ekibuga Arua kubanga poliisi etuuse n’okukuba omukka ogubalagala mu bawagizi nga atuuka, bbo kyebalowoozezza nti egezaako kubatangira kutuuka mu kibuga ekyo Kyagulanyi ayogereko gye bali.
Kyokka kyaddaaki wakati mu bunkenke obwo atuuse era ye kino akiyise maanyi ga bantu agamusobozesezza okuwangula.
#NTVNews #Akawungeezi
For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda
Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda
Show more
0 Comments